Abavubi ba Mukene Bakkiriziddwa Okuvuba, Bateereddwako Obukwakkulizo ku Nvuba Embi

Gavumenti ekkiriza abavubi ba mukene okuddamu okuvuba singa babeera bagoberedde emitendera egiyitwamu. Bino byogeddwa akulira akakiiko akalwanyisa envuba embi mu ggwanga Lt. Col. Mercy Adah Tukahirwa bw’abadde asisinkanye abalunnyanja ku mwalo gwe Katosi e Mukono.


https://www.youtube.com/watch?v=69vJNsnrxA8

LEAVE A COMMENT