Abasuula Abaana Abaliko Obulemu Kweyongedde, Kiva ku Bazadde Butabeera na Buvunaanyizibwa

Abayizi ba Kampala University abeegattira mu Kibiina ki Baganda Nkobazambogo Students’ Association badduukiridde abaana n’abantu abakulu abaliko obulemu n’ebikozesebwa mu bulamu obwa bulijjo. Akulira ekifo ekirabirira abaana abaliko obulemu ki Support Disabled, Betty Nankabirwa agamba nti abazadde abasuula abaana abaliko obulemu beeyongedde nga kati n’abazadde abakyala badduka mu maka.


https://youtu.be/JHlua7mLOsk?si=XeGJtxhzac5iMrc3

LEAVE A COMMENT