Abasuubuzi Bawera Nkolokooto, Beesunga Nsisinkano Ndala ne Pulezidenti

Abasuubuzi okuyita mu kibiina ki KACITA Uganda beekokkodde embeera eyabatuusibwako abakuumi ba Pulezidenti Museveni bwebaali basisinkanye Pulezidenti Museveni ku kisaawe ky’Ameefuga e Kololo gyebagamba nti teyali nnungamu. Mu nsisinkano gyebabaddemu wano mu kibuga Kampala, abasuubuzi baweze okuddamu okuggala amaduuka gaabwe singa omukulembeze w’eggwanga tatunula mu nsonga zaabwe zebamwanjulira ezikwata ku EFRIS.


https://youtu.be/anF7hnJpkwA?si=_7qoCcyxNTyN2rEg

LEAVE A COMMENT