
Abasuubuzi Abakolere Emirimu Gyabwe ku Mutimbagano Bakaaba, Ensimbi Zabwe Zifudde Lwakuggyako Facebook
- ByAdmin --
- Feb 06, 2024 --
Abasuubuzi abakolera bizineensi ku mutimbagano basisinkanye ekitongole ekirungamya emikutu gy’ebyempuliziganya nga baagala kiggulewo omutimbagano gwa “Facebook” gwebaggala mu mwaka gwa 2021, nga bano bagamba bafiiriziddwa ensimbi n’akatale k’ebyamaguzi byabwe byansusso awatali nsonga nungamu. Ensisinkano eno ebadde ku kitebe ky’Ekitongole kya UCC e Bugoloobi mu Kampala.