Abasuubuzi Abakolera Batabuse lwa Midaala mu Katale , Olwaleero Bagumbye ku KCCA Ebanyonnyole

Abasuubuzi abaali bakolera mu kifo KCCA weyazimba akatale ke bavudde mu mbeera nebakwata ebipande nebalumba woofiisi za KCCA ez’omukatale kano nga bagamba nti eremereddwa okutuukiriza byeyabasuubiza. Bano bagamba nti nga KCCA tenazimba katale kano, yakkiriziganya nabo baweeyo ekifo kino, nga ebasuubizza okubawa emidaala munda mu katale, ekitaakolebwa n’okutuusa olwaleero.


https://www.youtube.com/watch?v=CG6DGrJJXqU

LEAVE A COMMENT