Abasibe ba NUP Banditeebwa , Pulezidenti Museveni Asabye Olukalala Lw'abasibe

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni asabye olukalala lw’abasibe ba NUP abaasibwa olw’ebyobufuzi n’asuubiza okusonyiwa abamu kwabo abaawuddiisibwa okwenyigira mu kwekalakaasa mu kiseera ky’akalulu Museveni okwogera bino abadde ku mukolo gw’okulayiza ba minisita abaggya abalondeddwa mu maka gobwa Pulezidenti e Ntebe.


https://www.youtube.com/watch?v=XqBFaQ-vcwQ

LEAVE A COMMENT