
Abaserikale ba UPDF Bakoze Bulungibwansi e Buikwe , Beetegekera Lunaku Lwabwe
- ByAdmin --
- Feb 06, 2025 --
Eggye lya UPDF lisabye Bannayuganda okukuuma obuyonjo ssaako okubeera obumu basobole okeyagalira mu ggwanga lyabwe.Bano bino babyogedde bakola bulungibwansi mu katale ka Lugazi Central Market mu nteekateeka zebalimu ez’okukuza olunaku lwabwe olwa Tarehe Sita.