Abantu Asatu Abaali Baawambibwa aba ADF Bamaze Okubudaabudibwa, Balombozze Ennaku Gyabaayitamu
- ByAdmin --
- Jun 20, 2024 --
Eggye ly’eggwanga erya UPDF liriko abantu 30 beryanunula okuva mu mikono gy’abayeekera ba ADF berimaze okubudaabuda era akadde konna bagenda kuzzibwa ewaabwe. Abantu bano batubuulidde ku mbeera enzibu gyebabaddemu mu bibira bye Congo abayeekera bano gyebaasiba amakanda.