Abantu 46 Bebafiiridde mu Bikujjuko bya Ppaasika
- ByAdmin --
- Apr 03, 2024 --
Abantu 46 bebafiiridde mu bikijjuko by’amazuukira ga Yezu Kristu era poliisi etubbidde n’emirambo gy’abantu abataabadde nabiboogereko. Omwogezi wa Poliisi mu Ggwanga Fred Enanga agamba emisango gyebafunye mu bikujjuko by’omwaka guno gyaweredde ddala 62 okuva kwegyo 44 gyebafuna mu bikujjuko byomwaka oguwedde.