Abalonzi ba Kawempe North Basabidde Sseggiriinya Omukama Amussuuse

Abalonzi mu Kawempe North bawanjagidde Omutonzi assuuse omubaka wabwe, Muhammad Ssegirinya ali mu kujjanjabibwa mu ggwanga lya Kenya gyeyaddusibwa okufuna obujanjabi. Abakyala abatunda eby’ennyanja bamutegekedde eby’okulya omuli ebyennyanja n’ebirala alyeko addemu amaanyi agabaweereza. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI


https://www.youtube.com/watch?v=411r6Ag5-VU

LEAVE A COMMENT