
Abalimi b’Emmwanyi Basabye Palamenti Okwesonyiwa UCDA, Bagamba Ekitongole Kibayambye Nnyo
- ByAdmin --
- Oct 29, 2024 --
Abalimi b’Emmwanyi e Bukomansimbi balabudde gavumenti obuteetantala kukwata ku kitongole kya Mmwanyi ki Uganda Coffee Development Authority [UCDA] kubanga kikoze ky’amaanyi nnyo okutumbula omutindo gw’emmwanyi n’okwongera ku bbeeyi y’ekirime ekibakulaakulanyizza. Bano basabye Omubaka waabwe Veronica Nannyondo okutuusa eddoboozi lyabwe ku Lukiiko lw’eggwanga.