Abalimi B'amayirungi Batabuse , Baagala Gavumenti Yeekenneenye Etteeka Lino

Abalimi n’abasuubuzi b’amayirungi abeegattira mu kibiina ki Wakiso Mira Growers and Dealers Association bawanjagidde omukulembeze w’eggwanga okuddamu okwekenneenya etteeka erirungamya enkozesa y’’ebiragalalagala eryatwaliddemu n’amayirungi gebabadde baggyamu ensimbi Bano bagamba nti mu kiseera kino gebakaaba gebakomba nga nekyebazzaako tebannakimanya olw’omulimu gwabwe okusaanyizibwawo.


https://www.youtube.com/watch?v=7xmsV7bFmvA

LEAVE A COMMENT