
Abalangira n’Abambejja Basisinkanye, Baweze Okukuuma Obutaka Bwabwe
- ByAdmin --
- Feb 12, 2024 --
Abalangira n’Abambejja abava mu lubu lwa Ssekabaka Kalema e Mende balayidde obutakkiriza kuziika abantu abatali ba lulyo lwabwe mu kifo webaterekebwa. Kino kidiridde abaana b'omugenzi Ssaalongo John Baker Bukenya okuleetawo Olutalo nga baagala kitaabwe kati omugenzi John Bukenya aziikibwe mu masiro ge Mende kyokka nga yali akyogera lunye nti simulangira