
Abalamazi Abava e Nebbi Basomose Ekkuumiro ly'Ebisolo Olwaleero , Bayiseewo na Mmotoka BBS TEREFAYINA 464K subscribers
- ByAdmin --
- May 17, 2024 --
Abalamazi abaasuze e Pakwach bakedde kusimbula okuddamu olugendo lwabwe olw’okulamaga nga mukiseera kino basoba mu 900 Abakuliddemu enteekateeka eno bagamba nti waliwo abalamazi abalemereddwa okweyongerayo era basabiddwa okusigala e Pakwach olw’embeera mwebali newankubadde nga babadde baagala nnyo okweyongerayo.