Abakyala Bakuzizza Olunaku lwa ‘Mother Mary’, Abafumbo Basabiddwa Okukuuma Empisa

Abakyala basabiddwa okuwulira n’okugondera abaami babwe okusinga okugendanga mu kwelaguza okubeezaawo obufumbo. Bino byogeddwa Mukyala wa Ssaabandinkoni we Bukomero Mityana, Enidi Rosemary Sserubale bwabadde akulembeddemu okusaba kw’okukuza olunaku lwa Mother Mary ku kkanisa y’Abakulisitaayo e Kiteezi ng’ekkanisa 9 zezeetabye mu kusaba kuno.


https://youtu.be/97QJziUIFb8?si=mIDSghwnY2KZ1JT5

LEAVE A COMMENT