Abakungu B'ekitongole kya UNRA Batuyaanidde mu COSASE
- ByAdmin --
- Mar 14, 2024 --
Abakungu b’ekitongole ekivunaanyizibwa ku kuzimba enguudo ki Uganda National Roads Authority UNRA entuuyo bazisazizza bibatu bwebabadde mu kakiiko ka palamenti akalondoola entambuza y’emirimu mu bitongole bya gavumenti ka COSASE oluvanyuma lw’okulemererwa okunyonnyola akakiiko ku by’okulemera ebyapa by’abantu ku ttaka kwebabeera bagenda okuzimba oluguudo