
Abakulembeze e Kawempe Balambudde Enteekateeka za Gavumenti, Beekokkodde Abantu Abazimba ku Myala
- ByAdmin --
- Jun 19, 2025 --
Abakulembeze mu ggombolola ye Kawempe balaze okutya olw’abantu ebeyongedde okuzimba ku myala ne mumakubo olw'okuba balina abanene bebamanyi mu gavumenti Mmeeya we Kawempe Emmanuel Sserunjogi asabye bassentebe okulondoola enteekateeka za gavumenti abakola baleme kukola gadibe ngalye