Abakulembeze ba KCCA Batabukidde Palamenti lwa Kukkiriza KCCA Kugaba Liizi ku Ttaka ly’Ekitongole

Abakulembze ba KCCA bakiikidde Palamenti ensingo olw’okukkiriza KCCA okugaba liizi ku ttaka eriri ku poloti ezenjawulo wano mu Kampala Sipiika wa KCCA Zahara Luyirika agamba nti yawandiikidde Palamenti ebbaluwa eraga okwemulugunya kwa KCCA ku nsonga zino kyokka palamenti ensonga zonna yazibuusizza amaaso ekintu kyalowooza nti kimenya mateeka.


https://www.youtube.com/watch?v=HM_6hhTdMd4

LEAVE A COMMENT