Abakugu Bakubye Ebituli mu Bikujjuko by’Okwebaza Pulezidenti Museveni

Abalondoozi b’ensonga z’ebyobufuuzi bakubye ebituli mu nteekateeka y’abawagizi b’ekibiina ki NRM ey’okutegeka ebikujjuko eby’okwebaza Katonda olw’okusobozesa Pulezidenti Museveni okukolera eggwanga ebirungi. Dr Sultan Juma omusomesa w’ebyobufuuzi ku Kyambogo University agamba nti abali mu nteekateeka y’okwebaza omukulembeze w'eggwanga benonyeza byabwe era tebalina mutima gulumirirwa ggwanga ku mbeera y’ebyenfuna gyeririmu.


https://youtu.be/UlkolPotQp8?si=476_I-OgaXFHM2Sx

LEAVE A COMMENT