
Abakristu Bajjukidde Omujulizi Yoanna Maria Muzeeyi, Ssaabasumba Atabukidde Ababba Ettaka ly’Eklezia
- ByAdmin --
- Jan 27, 2025 --
Ssaabasumba w’Essaza ekkulu erye Kampala, Paul Ssemogerere avumiridde abantu abeegumbulidde omuze gw’okubba ettaka ly’Ekerezia era naasaba abakulisitu okusabira Ekereziya ewone abantu bano baayise bannakigwanyizi. Okwogera bino Ssaabasumba asinzidde Mengo ku luzzi lw’omujulizi Yowanna Maria Muzeeyi Kiwanuka. Ebisigawo Patricia Nakayima abireeta mu mawulire