Abagenda Okubala Abantu Bakukkuluma, Ab’e Kawempe Bagamba Babanja Ensimbi Nnyingi

Abavubuka abatendekeddwa okubala abantu mu bitundu by’e Mulago B mu Ggombolola ye Kawempe baweze obutakola mulimu gwa kubala bantu nga bwebabadde beeteegese nga entabwe eva ku bakulu mu kitongole kya UBOS ekiwomye omutwe mu kubala abantu okubeefuulira mu kiti nga embazzi nebasala ensako yaabwe okuva ku mitwalo ebbiri okudda ku mutwalo gumu buli lunaku kwossa okuzirwisaawo. Wabula minisita w’Amawulire n’okulungamya eggwanga Dr. Chris Baryomunsi abasabye okubeera abagumiikiriza kubanga ensimbi zabwe zaakubaweebwa essaawa yonna


https://www.youtube.com/watch?v=z6kOO7JQb6k

LEAVE A COMMENT