Abagambibwa Okwokya Essomero lya St. Bernards SS manya Balabiseeko mu Kkooti
- ByAdmin --
- Mar 06, 2024 --
Kkooti enkulu e Masaka etandise okuwulira omusango oguvunaanibwa abayizi abagambibwa okwenyigira mu kwokya essomero lya St Bernard’s SS Manya mu erisangibwa mu disitulikiti ye Rakai. Bano bavunaanibwa emisango 48 okuli egy'okutta,okugezaako okutta kko n'okwokya essomero.