
Ababalirizi b’Ebitabo Bagugumbudde Palamenti, Baagala Ababaka Bongere Okwekenneenya Byebayisa
- ByAdmin --
- Jul 04, 2024 --
Ababalirizi b'ebitabo mu ggwanga okuyita mu kibiina ekibataba ki Certified Public Accountants of Uganda bawabudde abakulu mu minisitule y'ebyensimbi ku mbalirira y'omwaka gw'ebyensimbi guno eyaddiziddwa mu Palamenti okwekenneenyezebwa nti ensimbi nnyingi ezetaaga okukyusibwa zidde muby'obulimi n'ebintu ebigenda obutereevu mu nkulaakulana.