
Ababaka Batabukidde Minisita Sam Mayanja, Bagamba Asussizza Okuvvoola Obuganda
- ByAdmin --
- Oct 23, 2024 --
Ababaka ba Palamenti baagala minisita omubeezi ow’ettaka, Sam Mayanja agobwe olw’okuvvoola Obwakabaka ne Ssaabasajja emirundi egiwera nga mpaawo kikolebwa. Ababaka bagamba buli lwewatabaawo kirolebwa ku nneeyisa ya minisita kirowoozesa abantu nti waliwo amutuma okuvvoola Ssaabasajja.