Ababaka Bakubaganye Empawa ku Bakyala Bebakiikirira

Ababaka abakyala bakubaganye empawa ku ky’ababaka abakyala okukozesa ebifo byabwe obulungi okuyamba abalala. Abamu bagamba nti ababaka abakyala baliddemu bannaabwe olukwe olw’obutanyega ku bibanyigiriza kyokka abalala bakkiriza nti bayambidde ddala bannabwe.


https://www.youtube.com/watch?v=NyYUUWGHPiM

LEAVE A COMMENT