Ababaka Abakiikirira Ebitundu Ebivaamu Abavubi Bavudde mu Mbeera
- ByAdmin --
- Mar 12, 2024 --
Ababaka abakiikirira abavubi mu Palamenti batadde minisita w’ebyobuvubi ku nninga ayise ennambika ku tteeka Palamenti lyeyayisa erikwata ku byobuvubi nga bagamba wewava envuba embi. Bano bagamba Wetwogerera ebiragiro minisitule by’eyisa ku Nnyanja biri bweru w’amateeka era byandileeta ebizibu okusinga okutaasa embeera