
Abaayise Ebigezo Babinuka Masejjere, Abaana Abawala Baakoze Obulungi
- ByAdmin --
- Mar 08, 2024 --
Essanyu lijuze okutta abayzi abasomesa n’abazadde oluvannyuma lw’okufuna amawulire g’okuyita ebigezo byabwe. Kumasomero ag’enjawulo gyetutuuseeko tusanze baatandise dda embuutu era beebazizza omutonzi olw’okubasobozesa okuyita obulungi ebigezo byabwe.