Abaami ba Kabaka Batenderezza Ssaabasajja Kabaka , Beenyumiriza nnyo mu Byakoledde Obuganda

Abaami ba Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II okuva mu Masaza ag’enjawulo batubuulidde nti basobodde bulungi okuganyulwa mu kulambika kwa Beene kwazze alambika eri Obuganda okuyambye ennyo Buganda ne Uganda okutwaliza awamu okulaakulana. Bino webabyogeredde ng’ebula ennaku mbale okutuuka ku bikujjuko eby’Amatikkira g’Omutanda ag’omulundi ogwa 31. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI


https://www.youtube.com/watch?v=iIeQQmTH9Qc

LEAVE A COMMENT