Abaagalana Bayisizza Ebivvulu
- ByAdmin --
- Feb 15, 2024 --
Nga Bannayuganda beegasse ku nsi yonna okukuza olunaku lw’abaagalana, waliwo abaagalana abayisizza ebivvulu nebeewuunyisa abantu bwebayisizza ebivvulu e Busega. Bano babadde batambulira ku ppikipiki kyokka bwebatuuse e Busega nebaweebwa emmotoka olwo nebatambula nga bwebalumya abalala.