
Aba NUP Baguze Emijoozi gy’Emisinde gya Beene gya Bukadde 15
- ByAdmin --
- Apr 03, 2025 --
Ekibiina ki National Unity Platform kiwagidde enteekateeka y’emisinde gy’amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka bwe kiguze emijoozi gy’emisinde gya bukadde 15 era Katikkiro Charles Peter Mayiga akalaatidde Bannabyabufuzi okufaayo ku bulamu bw’abantu bebakulembera naddala ku nsonga ya Mukenenya