Aba NRM Bakyaliddeko Kalidinaali Wamala, Bamwebazizza Emirimu Gyakoledde Eggwanga
- ByAdmin --
- May 09, 2024 --
Omutiibwa Kalidinaali Emmanuel Wamala atenderezza omukwano n’emirimu agikolebwa woofiisi ya Ssentebe wa NRM. Omutiibwa okwogera bino abadde mu makaage e Nsambya nga ayaniriza abagenyi okubadde akulira woofiisi ya Ssentebe wa NRM Hajjati Hadijja Namyalo n’abakulembeze abalala ababadde bagenze okumulabako.