Aba ‘NEED’ Bavumiridde Poliisi n’Amagye Olw’okutulugunya Bannamawulire, Basabye Gavumenti Ebeeko Kyekola

Bannakibiina ky’ebyobufuzi ki National Economic Empowerment Dialogue NEED balaze obwennyamivu olw’omusolo ogubinikibwa emikutu gy’amawulire mu Ggwanga ekiviiriddeko n’egimu okuggalawo ekireese ebbula ly’emirimu. Abakulembeze ba NEED bino babyogeredde mu kiseera nga ensi yonna eteekateeka okukuza olunaku lw’abakozi ne Bannamawulire nga bavumiridde n’ebikolwa ebityoboola eddembe lya bannamawulire n’abakozi.


https://www.youtube.com/watch?v=REHFEXf-6ic

LEAVE A COMMENT