Aba Ndejje University Bakuzizza Olunaku lwa Leediyo, Beebazizza Bannamawulire Abaayitako Ewaabwe

Minisita w'Amawulire, Okukunga era Omwogezi w'Obwakabaka Oweek. Israel Kazibwe Kitooke asabye bannamawulire okusosoowozanga ensonga z'obutonde bwensi nga bakola emirimu gyabwe. Owek. Kitooke agamba obutonde bwensi kikulu nnyo ekitalina kulekebwa ttayo. Bino abyogeredde ku Ssettendekero wa @NdejjeUnive leero gyabadde omugenyi omukulu mu kujaguza olunaku lwa leediyo munsi yonna. Omulamwa gubadde ku leediyo n'obutonde bwensi


https://www.youtube.com/watch?v=1_zjqCcmZJo

LEAVE A COMMENT