Aba KCCA Bakunyiziddwa ku Njega ye Kiteezi, Bakubaganye Empawa mu Kuddamu Ebibuuzo

Abakulu mu kitongole ki Kampala Capital City Authority entuuyo bazisazizza bibatu mu kakiiko ka Palamenti ka COSASE gyebaayitiddwa babitebye ku bulagajjavu obwakolebwa ku Kasasiro we Kiteezi eyatugumbula abantu. Mu nsisinkano eno, akakiiko mwekakizuulidde nti entalo wakati w’abakulembeze abalonde n’oludda olw’ekikugu zaakola kinene ku bulagajjavu obwaviirako kasasiro wa Kiteezi okutugumbula abantu.


https://youtu.be/CnDNOfi1CaA?si=4pvZG_oyGa6hTWWH

LEAVE A COMMENT