
Aba KACITA Sibamativu N'engeri Abasuubuzi gye Bayisiddwamu mu Kiseera kya NAM, Baagala Kusisinkana Pulezidenti
- ByAdmin --
- Jan 24, 2024 --
Abasuubuzi okuyita mukibiina ekibataba ki KACITA Uganda negeybuli eno gebakaaba gebakomba olw’okufiirizibwa kwebafunye mu kiseera kino ng’enkung’aana eggwanga lyezaategeka okuli olwa NAM ne G77 zigenda mu maaso. Ssentebe w'ekibiina ekitaba abasuubuzi ki KACITA Uganda Thadeus Musoke agamba ntibateeka ensimbi nnyingi mu kusuubula ebintu nga balowooa nti bajja kubiguza abagenyi kyokka tekisobose era nga bangi baviiriddemu awo