Aba DP Beekutudde ku NUP , Balumiriza Kyagulanyi Okuva ku Mulamwa

Ekisinde kye by'obufuzi ki DP Bloc kisazizzaamu enkolagana yaakyo n’ekibiina ki NUP mu butongole nga bagamba nti abakulu mu NUP baava dda ku bigendererwa by’abantu ne Uganda okutwaliza awamu nebadda ku bigendererwa ebyabwe ng’abantu. Bano batubuulide nti omukulembeze wa NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu alemereddwa okukumaakuma bakulu banne naddala mu kitundu kya Buganda.


https://www.youtube.com/watch?v=Kh0sqo9sHNI

LEAVE A COMMENT