
Aba CBS Bakoze Bulungi Bwansi, Bajaguza Emyaka 29 nga Baweereza Abantu ba Beene
- ByAdmin --
- Jun 13, 2025 --
Laadiyo ya CBS ng’eri wamu ne CBS PEWOSA bakoze bulungi bwansi mu katale ka Ssaabasajja Kabaka e Kibuye mwebakungaanyirizza kasasiro n’okugogola emyala. Kulwa laadiyo ya CBS Hajji Abu Kawenja ategezeza nti kino bakikoze okwekunyweza obumu mu bantu ba Beene be baweereza n’okwongera okubazimba mu byenkulaakulana