
Ab'oludda Oluvuganya Gavumenti Bafulumizza Embalirira Yabwe, Bobiwine Akangudde ku Ddoboozi
- ByAdmin --
- Apr 09, 2024 --
Olwaleero ab’oludda oluvuganya banjudde embalirira yabwe ey’omwaka gw’ebyensimbi 2024/2025 nga eno ya tuliyooni 43 okwawukanako ne y’eggwanga eya tuliyooni 58 ekyali mu bubage. Wabula akulira ekibiina kya NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu agamba bino byonna nebwebanaabikola balinga abamala obudde kubanga tebalina buyinza era mpaawo kyebasobola kukola.