Ab'okwezza Obuggya Batandise Olusirika Lwabwe , Baakubeera e Namugongo Okutuuka ku Lw’omukaaga

Omusumba we Hoima Rt.Rev.Vicent Kirabo mwennyamivu Olw'ebikolwa eby’ekko ebyeyongera buli lukya omuli ettemu, ekibbattaka n'obuli bw’enguzi byagamba nti biviiriddeko abantu okubonaabona kwossa okuggwamu essuubi mu kukkiriza kwabwe. Omusumba Kirabo okwogera bino abadde akulembeddemu Mmisa y'ebikujjuko e Namugongo nga ekibiina kya Charismatic kyolekera okuweza emyaka 50 bukyanga kitandikibwawo mu ggwanga era ng'emikolo emikulu gyakubeerawo ku Lw’omukaaga lwa Ssabbiiti eno


https://www.youtube.com/watch?v=Em6tLJKDNpQ

LEAVE A COMMENT