0:12 Entalo mu Bukulembeze Bw’obusiraamu, Abawakanya Mufuti Mubajje Banyiivu

Abamu ku bakiise mu lukiiko olw’okuntikko mu Uganda Muslim Supreme Council abawakanya obukulembeze bwa Mufti Shaban Ramadhan Mubajje bekubidde enduulu mu woofiisi ya Ssaabalamuzi wa Uganda Alfonse Owiny Ddolo nga baagala ayingire mu nsonga ezikwatagana ku “File” y’omusango gwabwe. Kidiridde “file” y’omusango gw’abayisiramu bano okukyusibwa neguggyibwa mu kkooti enkulu e Jinja neguletebwa mu kkooti enkulu mu Kampala ku biragiro by’akulira abalamuzi ba kkooti enkulu Flavian Nzeija abasiraamu kyebawakanya.


https://www.youtube.com/watch?v=-Jwm99DXawE

LEAVE A COMMENT