SPORTS / EBY'EMIZANNYO News

Okwetegekera Empaka z’Amasomero Ezitegekebwa Obwakabaka, Zigenda Kubeera ku Kawanda S.S

Ttiimu z’amasomero 44 okuva mu bitundu bya Buganda eby'enjawulo zisuze bulindaala okwambalagana mu Buganda…Read more

Okwetegekera Emizannyo gya UMEA, Olukiiko Olutegesi Lulambudde Namagabi S.S

Ttiimu z'amasomero ezisoba mu 100 zezigenda okwetaba mu mizannyo egya UMEA ezetabwamu amasomero agali…Read more

Okukulaakulanya Ebitone mu Masomero, Buddo S.S Ewangudde National Novices Championship

Ttiimu y’essomero li Buddo Senior Secondary School esitukidde mu bwannantameggwa bw’empaka zi Buganda…Read more

Empaka z’Eggombolola, Ssaabagabo Kabulassoke Ewangudde Kitunzi Cup

Ttiimu y’eggombolola Ssabagabo Kabulasoke ewangudde empaka z’eggombolola eza Kitunzi Cup bwekubye Ssabawali…Read more

Empaka za University League, Uganda Martyrs Ekubidde IUEA Omwayo 1 – 0

Ttiimu ya Ssetendekero wa Uganda Martyrs University ekubye International University of East Africa mu…Read more

Uganda Premier League Ezannyiddwa, Kitara Fc Ekubye Bright Stars 2 – 0

Kiraabu ya Kitara Fc erumye n’ogwengulu okukuba Bright Stars FC ggoolo 2 – 0 mu gumu ku mipiira egya…Read more