rnrnrnrnrn
You are here
Home > Posts tagged "#TerefayinaEyaffe"

TONSIBAAKO MATU GA MBUZI KUNDIISA NGO: Gen. Katumba Wamala Yeegaye Eby’okukuba Omubaka Zaake

Omukiise w'egye lya UPDF mu palamenti Gen. Edward Katumba Wamala yeganye ebimwogerwako nga nti yakuba omubaka wa Mityana Francis Zaake bwebaali mu palamenti gyebuvuddeko ekyamutuusizza ku ndiri kw’akyali. Katumba Wamala agamba nti Zaake okumulumiriza nga bweyamukubye agezaako ku muzimbirako linnya nakumukolerako mawulire agamugasa nga munnabyabufuzi.

Eddungiro Lya Gen. Katumba Wamala Lirumbiddwa E Mukono Bamubbyeeko Enkoko Ezisoba Mu 150

Abazigu abatannategeerekeka balumbye amaka ga minisita omubeezi ow’ebyenguudo Gen. Katumba Wamala nebasitukira mu nkookoze eziwerera ddala 237mukiro ekikeseza olunaku olwaleero. Kigambibwa nti guno ssi gwe mulundi ogusoose ng’ababbi balumba amaka ge nga n’omulundi  ogusembayo baatwala ebintu ebiwerako omwali ne byomunju. Gen. Katumba agambibwa okuba nti ye yakuba omubaka we Mityana Zaake

OKUTUMBULA EBYOBULAMBUZI MU GGWANGA: Ab’e Mbarara Bakungiddwa Okutunuulira Ennyo Ebyobulimi

Minisita omubeezi owa minisitule y’ebyokwerinda nga y’akola ku nsonga z’abaaliko Abajasi Lt. Col. Bright Rwamirama bw’abadde ali kumukolo gw’okwolesa ebintu eby’enjawulo ebikoleddwa mu mata, ogwategekeddwa  aba Igongo Culture Center nga bali wamui n’ekitongole ky’ebyobulambuzi  agambye nti kyetaaga okuba nti  abalambuzi abajja muno baleme kukoma kulaba bisolo oba Nyanja kyokka, wabula

Top