rnrnrnrnrn
You are here
Home > Posts tagged "Online"

Stella Nyanzi mu Kooti

#BBSMumawulire : @drstellanyanzi alabise mu kooti ya Buganda road olwaleero | https://t.co/nJH23Xizv7 #FreeStellaNyanzi pic.twitter.com/0fSfnwBgDh — BBS TEREFAYINA (@bbstvug) April 10, 2017

EBIFAANANNYI: Kabaka Birthday Run 2017

https://www.facebook.com/bbstvUG/videos/1438302752896717/ https://www.facebook.com/bbstvUG/videos/1438353942891598/ https://www.facebook.com/bbstvUG/videos/1438343639559295/ Buganda TV, Online, tv in uganda, Uganda live, Uganda's latest news

VIDEO: Ssaabasajja Kabaka asiimye nasisinkana Yoweri Kaguta Museveni

https://www.facebook.com/bbstvUG/videos/1436985863028406/ #BBSMumawulire: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, asiimye nasisinkana omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni, Kabaka awerekeddwako Katikkiro n’omulangira David Kintu Wassajja ng’era bogedde ku nsonga ez’enjawulo. Ebisingawo mu #BBSAgeesigika | bbstv.ug/live Buganda TV, Online, tv in uganda, Uganda live, Uganda's latest news

KASINGYE YEEKENGEDDE

Omwogezi wa Poliisi mu ggwanga Assan Kasingye alaze okutya olw’abantu abatandise okumuweereza obubaka obumutiisatiisa nga bwebagenda okutta. Bino webijjidde nga wakayita kumpi ssabiiti 3, zokka ng’eyali omwogezi wa Poliisi Andrew Felix Kaweesi attiddwa. https://www.facebook.com/bbstvUG/videos/1431928523534140/ Buganda TV, Online, tv in uganda, Uganda live, Uganda's latest news

EKIBBA BAANA

Poliisi eriko omukazi gwegombyemu obwala nga kigambibwa abadde aliko abaana babbye okuva mu maka ag’enjawulo. Omukyala ono bamukwatidde Kyazanga nga kigambibwa abadde alina omusajja gweyalimba nti yazaala. https://www.facebook.com/bbstvUG/videos/1431928523534140/ Buganda TV, Online, tv in uganda, Uganda live, Uganda's latest news

OLUGENDO LWA KATIKKIRO

Waliwo ebintu bingi ebikyuse mu myaka ena Charles Peter Mayiga gy’amaze ng’aweereza nga Katikkiro wa Buganda. Bino nabyo katubitunuulire nga tukyagenda mu maaso n’okutunuulira olugendo lwa kamalabyonna olw’emyaka ena. https://www.facebook.com/bbstvUG/videos/1431928523534140/ Buganda TV, Online, tv in uganda, Uganda live, Uganda's latest news

ABAKADDE ABAAWAMBIBWA

Abakadde abawambibwa nebatwalibwa e Iganga nebakakibwa okwetundako ettaka lyabwe bakubidde bekikwatako omulanga okuyingira mu nsonga zino. Fred Kakebe ne Mukyala we Faith Kiwanuka abo ku kyalo Kigwanya e Nabbingo bagamba nti baakakibwa okwetundako ettaka basasule ensimbi ezaali zibasabiddwa bwe bawambibwa abasawo b’ekinnansi abafere nebatwalibwa e Iganga. https://www.facebook.com/bbstvUG/videos/1431928523534140/ Buganda TV, Online,

AMAZAALIBWA G’OMUTANDA

Enteekateeka z’Amazalibwa ga Kabaka buli olukya zeeyongera ebbugumu nga mu kiseera kino abasuubuzi amakampuni n’abantu bassekinnoomu bawaayo bukadde olw’okugula tiketi z’emisinde gy’omutanda. Ggyo emizannyo egy’enjawulo nagyo gigenda mu maaso n’okuzannyibwa mu bifo eby’enjawulo ate nga n’enteekateeka enzijuvu enaagobererwa mubikujjuko bino efulumye. https://www.facebook.com/bbstvUG/videos/1431928523534140/ Buganda TV, Online, tv in uganda, Uganda live, Uganda's latest news

ABAZIGU MU OBSERVER

Obuguglano mu Democratic Party bwandiba nga tebunnagwa oluvanyuma lw’abamu ku banne ate okutandika okukubagana empawo ku kya Poliisi okweyingiza mu nkayana za DP. Abamu ku baali abakulembeze mu DP, bagamba nti Nambooze yabadde talina mutawana gwakoze okuyita olukungaana kyokka nga abalala bagamba nti yakoze kikyamu. https://www.facebook.com/bbstvUG/videos/1429958223731170/ Buganda TV, Online, tv in uganda, Uganda

ENTALO ZA DP

Obuguglano mu Democratic Party bwandiba nga tebunnagwa oluvanyuma lw’abamu ku banne ate okutandika okukubagana empawo ku kya Poliisi okweyingiza mu nkayana za DP. Abamu ku baali abakulembeze mu DP, bagamba nti Nambooze yabadde talina mutawana gwakoze okuyita olukungaana kyokka nga abalala bagamba nti yakoze kikyamu. https://www.facebook.com/bbstvUG/videos/1429958223731170/ Buganda TV, Online, tv in uganda, Uganda

Top