rnrnrnrnrn
You are here
Home > Posts tagged "news africa"

MUBAJJE KU BA KHADHI

Mufti wa Uganda shiek Ramathan Mubajje alonze ba disitulikiti khadhi 20 mu bitundu ebyenjawulo okwongera okukuuma ebintu byobusiraamu.Uganda's latest news, BBS Terefayina , Uganda live, TV in Uganda, Buganda TV, Online

Okusabira Owek. Mayanja Nkangi

Nnamungi w'omuntu eyeyiye mu lutikko e Namirembe okusabira Owek. Mayanja Nkangi #BBSMumawulire : Nnamungi w'omuntu eyeyiye mu lutikko e Namirembe okusabira Owek. Mayanja Nkangi https://t.co/nJH23X0YDz pic.twitter.com/cBAn9rzPgg— BBS TEREFAYINA (@bbstvug) March 8, 2017

EBITUNDU N’ABANTU – Kanyanya

Leero mu katundu kaffe ebitundu n'abantu tukuleetedde ekitundu ekimanyiddwa nga Kanyanya wano ku lw’e Gayaza ekimu Ku bitundu abatuuze gyebatalima kambugu na poliisi olw’engeri gy’ekolamu emirimu gyayo mu kitundu. Eno tusanzeyo n'omwana ow'emyaka ekumi n'etano agambibwa okukubwa poliisi n’agongobala era kati aliko obulemu obutamusobozesa kubaako nakyeyeekolera. Kuno bagattako obwavu obubasekenya n'obucaafu obuli

ENKAAYANA KU TTAKA E AGAGO

Obukenke mu disitulikiti ye Agago obwandiviirako abatuuze okulwanagana n'abakaramoja, nga obuzibu buva ku ba Karamoja okutandika okwesenza ku ttaka lya ab'Acholi. Aba Karamoja kigambibwa batandise okusanyaawo n'okunyagulula emmere y’abatuuze ba Agago era nga gavumenti bwebatesutikeddewo bunambiro embeera eno yandirako abatuzze okwekyaawa ne batwalira amateeka mungalo. Bya Juma Kiirya (@jumakiirya) jukirya.blogspot.ug/ Looking for old documents

Top