rnrnrnrnrn
You are here
Home > Posts tagged "Gambuuze"

Kabaka Awangudde Omusango Gw’ettaka Kkooti Eyimirizza Ababadde Baagala Okuba Ery’e Lubowa

Abaagala okubba ettaka ly’Obwakabaka mungeri ey’olukujjukujju nga beeyambisa amateeka ag’ekimpatiira balabuddwa okukikomya bunnambiro kubanga amateeka gabarindiridde. Kino kiddiridde kkooti okusazaamu ekiragiro bannakigwaanyizi kyebabadde beeyambisa kubba ettaka ly’Obwakaba. Kkooti enkulu esazizaamu ekiragiro ekibadde kyeeyambisibwa abantu ab’enjawulo okugezaako okubba ettaka ly’obwakabaka. Ekiragiro kino kyaali kyaayisibwa kkooti nga kiriko abantu abatali bamu bekiwa olukusa okwezza ekitundu

Omujulizi Kalooli Lwanga: Ebirinzi Gyeyazaalibwa Waafuuka Kifo Kya Bulambuzi

Abajulizi ba Uganda baali bavumu naye bonna baalina webaggya obuvumu buno wamu n’okubunyweza. Kalori Lwanga ajjukirwa nnyo, ong’omuvubuka embula kalevu eyayagala ennyo banne era nga yabalungamya okusobola okunywerera mu ddiini. Charles Lwanga amanyiddwa ennyo nga Kalooli Lwanga, y’omu ku bajulizi Abakatoliki 22, abajjukirwa buli nga June 03, e Namugongo. Omujulizi Karoli Lwanga

Arsenal eneetwala FA CUP??

Bya BBC Sport Winning the FA Cup final would make it "a better season" for Arsenal, says midfielder Alex Oxlade-Chamberlain. The Gunners missed out on a place in the Champions League for the first time in 20 years after finishing fifth in the Premier League. Arsenal face Chelsea at Wembley on Saturday (17:30

EBITUNDU N’ABANTU – Kanyanya

Leero mu katundu kaffe ebitundu n'abantu tukuleetedde ekitundu ekimanyiddwa nga Kanyanya wano ku lw’e Gayaza ekimu Ku bitundu abatuuze gyebatalima kambugu na poliisi olw’engeri gy’ekolamu emirimu gyayo mu kitundu. Eno tusanzeyo n'omwana ow'emyaka ekumi n'etano agambibwa okukubwa poliisi n’agongobala era kati aliko obulemu obutamusobozesa kubaako nakyeyeekolera. Kuno bagattako obwavu obubasekenya n'obucaafu obuli

Top