rnrnrnrnrn
You are here
Home > Posts tagged "Buganda TV"

Okukwatibwa Ka Meeya W’e Kawempe Abatuuze Beediimye E Bwayiise

Poliisi wamu n’abaserikale ba KCCA, beddiza offiisi z’e Gombolola y’e Kawempe oluvanyuma lw’okukwata Meeya weeno Emmanuel Sserunjogi nebamugalira nga kigambibwa nti abadde agezaako okukuma omuliro mu bantu…nti agenda kubafunira webakolera oluvanyuma lw’okugobwa mu bifo byabwe. Wabula ono olufulumye nasaba abamugalidde okumutta naye nga tavudde ku kulwanirira ddembe ly’abantu.

Uganda Development Bank Eduukiride Abana Ba Angels Children’s Centre Nansana

Bank ye Uganda ey’ebyenkuulakuulana (Uganda Development Bank) etonnede ebintu eby’enjawuulo eri abaana abalina obulemu kumubiiri wali ku Angels Children’s Centre – Nansana nga muno mubaddemu ensawo za seminti nebilala. Kino kigyide mu kiseera nga ekiffo kya baana kino kiri mu kaweefube ow’okuzimba ekiffo kya baana abalina obulemu ku mubiiri nga omulamwa

Okubunyisa Amazzi Amayonjo: Gavumenti Eyagala Kukituukiriza Mu 2020

Bannayuganda bangi bakaaba olw’amazzi naddala mu biseera eby’ekyeya ng’era abantu balina okusiyagguka engendo okusobola amazzi. Kino kyekiwalirizza gavumenti okuleeta enteekateeka ey’okubunyisa amazzi mu ggwanga lyonna nga buli kyalo bagala kibeereko oluzzi. Minisita w’Amazzi n’Obutondebwensi, Sam Cheprotis agamba nti abitundu by’eggwanga 67 ku buli 100, byebirina amazzi amayonjo ag’emidumu…nga agamu gaakusasulira kyokka nga

Obulimi N’obulunzi: Okufuna Mu Bijanjaalo

Ebijjanjaalo kyekimu kubirime  ebikula amangu ate mpozzi  n’okuleeta  ensimbi  amangu  olwensonga  nti bwoba wabisimbye  byetaga  emyezi ebiri gyokka  okutandika okubirya  oba  okubitunda  wefuniremu ensimbi. Okusinziira ku mulimi waffe Ssalongo Bakulumpagi, oluvannyuma  lw’okumannya  nti  abetaaga ebijjanjaalo bayitirivu, yasalawo  abirime  songa  naye  yennyini  bimuyamba kunva Kyoka  olwobufunda  bw’ettaka  lyalimirako, ate  nga  nebitooke  tebyadda  bulungi, 

Top