rnrnrnrnrn
You are here
Home > Posts tagged "BUGANDA NEWS"

Okuggya Ekkomo Ku Myaka Gya Pulezidenti Bannaddiini Baagala Abantu Beesalirewo Sso Ssi Babaka

Bannaddiini basabye ababaka mu lukiiko lw’eggwanga obutapapira nnongosereza mu Ssemateeka okutuusa nga bannayuganda bonna bakkaanyizza. Bano nga bayita mu lukiiko olubagatta olwa Inter Religious Council - Uganda, basabye Pulezidenti Museveni obutafuka nampulirazzibi wabula aveyo alage wayimiridde ku nongoserezza zino kubanga zimukwatako buterevu.

Top