rnrnrnrnrn
You are here
Home > Posts tagged "@bbstv"

ETTEMU KU BAKYALA E NTEBE: Abatuuze Basabye Poliisi Alipoota

Webutuukide olwaleero ng’abantu abasoba mu 20 bebakakwattibwa mu disitulikiti ya Wakiso naddala mu bitundu by’ e Nansana n’e Ntebe. Bano bakwatiddwa mu kaweefube wa poliisi ow’okunonyereza ku bakazi abattibwa mubukambwe obususe era nga basooka kusobezebwako. Terefayina ayiseeko mu bitundu by’e Katabi ng’abantu basobeddwa era baagala Poliisi efulumye alipoota ku nsonga

Bannayuganda Abawangaalira E Dubai Batulaze Engeri Gyebakolamu Emirimu Gyabwe

Abantu ba Ssaabasajja ababeera mu kibuga Dubai, abaweze okusigala nga bawulize embuga basobole okukulaakulanya ensi yabwe. Mu kibuga Dubai ekitundu kino ekye’ Deira mulimu abantu ba Ssabasajja abawangaaliramu nga bayita mu nkola ey’obuyiiya, bano nga batandiseewo emirimu egitayimirizaawobbo bokka nga bassekinoomu wabula nga bawadde ne banaabwe abalala eby’okukola Eno yemu ku nkola

Enguumi Enyoose: Aba Bodaboda Bagwanganye Mu Bulago

Engumi zinyoose ng’abavuzi ba boda balwanagana n’ateberezebwa okuba mbega azze mu lukiiko  lwabwe nga tayitidwa. Abavuzi ba boda mu town kanso ye Kasangati bibabugumye oluvanyuma lw’omuvubuka ateberezebwa  okuba  mbega okwesogga  mu lukiiko lwabwe n’atandiika okulutabula. Omuvubuka ono asoose kugobwa bavuzi ba boda nagaana ekidiridde ze nsambaggere nenguumi. Bano babadde bayise olukiiko luno

Empaka Z’africa: Abazannyi Beesozze Enkambi

Omutendesi wa ttiimu y’eggwanga ayise abazanyi mukaaga okuva mu ttiimu KCCA FC okwegatta ku ttiimu enazanya omupiira gwa Senegal ne Cape Verde Oluvanyuma lwa ttiimu ya KCCA FC okukuba ttiimu ya Rivers United goolo 2:1 Ku lw'omukaaga, Omutendesi wa ttiimu y’eggwanga ‘The Uganda Cranes’ Multin Seredojovic Micho ayise abazanyi mukaaga okuva

Okubunyisa Amazzi Amayonjo: Gavumenti Eyagala Kukituukiriza Mu 2020

Bannayuganda bangi bakaaba olw’amazzi naddala mu biseera eby’ekyeya ng’era abantu balina okusiyagguka engendo okusobola amazzi. Kino kyekiwalirizza gavumenti okuleeta enteekateeka ey’okubunyisa amazzi mu ggwanga lyonna nga buli kyalo bagala kibeereko oluzzi. Minisita w’Amazzi n’Obutondebwensi, Sam Cheprotis agamba nti abitundu by’eggwanga 67 ku buli 100, byebirina amazzi amayonjo ag’emidumu…nga agamu gaakusasulira kyokka nga

Top