rnrnrnrnrn
You are here
Home > Posts tagged "bbstv.ug/live"

ABA DP BANUYIRIDDE, NSAMBYA ATABUSE

Olukungaana lwa DP mu Buganda olwaleero lugweredde mu kwesikangana ne Poliiisi ng’omwogezi omwangu ayinza okugamba nti balukubye mu luguudo. Bano basimbudde wano ku e Mmengo okwolekera Nsambya. Poliisi enkoko egikute mu mwa nezingako Nsambya Sharing Hall okuziyiza olukiiko lwa Betty Nambooze ne bana DP abenjawulo. Engoye ziyuziddwa abalala nebayoolebwa wakati mu

Okusabira Owek. Mayanja Nkangi

Nnamungi w'omuntu eyeyiye mu lutikko e Namirembe okusabira Owek. Mayanja Nkangi #BBSMumawulire : Nnamungi w'omuntu eyeyiye mu lutikko e Namirembe okusabira Owek. Mayanja Nkangi https://t.co/nJH23X0YDz pic.twitter.com/cBAn9rzPgg— BBS TEREFAYINA (@bbstvug) March 8, 2017

ENKAAYANA KU TTAKA E AGAGO

Obukenke mu disitulikiti ye Agago obwandiviirako abatuuze okulwanagana n'abakaramoja, nga obuzibu buva ku ba Karamoja okutandika okwesenza ku ttaka lya ab'Acholi. Aba Karamoja kigambibwa batandise okusanyaawo n'okunyagulula emmere y’abatuuze ba Agago era nga gavumenti bwebatesutikeddewo bunambiro embeera eno yandirako abatuzze okwekyaawa ne batwalira amateeka mungalo. Bya Juma Kiirya (@jumakiirya) jukirya.blogspot.ug/ Looking for old documents

BUGANDA EYANJIZZA ENTEEKATEEKA

Obwakabaka bwa Buganda bwanjudde enteekateeka ey’omugundu e’okuzimba amayumba ag’omulembe ate ku nsimbi ensaamusaamu nga n’olubiri lwa ssaabasajja lwakukulakulanyizibwa.\r\n\r\nKatufune ebisingawo\r\n\r\n

AB’EDDEMBE KU KASESE

Ekibiina ekirwanirira eddembe ly’abantu mu nsi yonna ki Human rights watch kisabye nti gavumenti mu bwangu enonyereza ku ngeri abantu gyebattiddwamu mu bitundu bye Kasese.\r\n\r\nBano era baagala gavumenti enyonyole lwaki yayambudde abo abattiddwa.\r\n\r\n

JEJE ODONG KU KASESE

Gavumenti ng’eyita mu minisitule y’ensonga zomunda mu ggwanga yegaanye ebibadde byogerwa nti erina omukono mu butabanguko obugenda mu maaso mu disitulikiti ye Kasese.\r\n\r\nMinisita w’ensonga zomunda mu ggwanga Jeje Odong agamba nti okunonyereza ku kyagenda mu maaso, abo bonna abakwetabyeemu bakuvunaanibwa.\r\n

PALAMENTI KU KASESE

Ababaka ba palamenti olwaleero beegasse ku bannauganda abalala okuvumirira ekittabantu ekyabadde e Kasese.\r\n\r\nWabula bano bakubaganye empawa ku nsonga y’ebifaananyi by’abantu abalabiddwaako nga bambuddwa engoye ng’abamu bavumirira eky’okubambula kyokka abamu nga bagamba nti abantu bano benyini beebeyambudde\r\n\r\nWabula bano bamalirizza nga baagala kumanya obutabanguko buno kwebuva.\r\n\r\n

EBIRI E KASESE

Omusinga wa Rwenzururu Charles Wesley Mumbere olwaleero asimbiddwa mu kkooti oluvanyuma lw’okukwatibwa olunaku lwajjo\r\n\r\nMumbere agguddwaako musango gwa butemu era n’asindikibwa mu kkomera okutuuka nga 13 omwezi ogujja.\r\n\r\nYyo embeera e Kasese ekyali ya bunkenke nga n’abafiiriddwa abaabwe tebannaba kufuna mirambo gyabwe.\r\n\r\n \r\n

OKUSONDA EZA KOOKOLO

Obulwadde bwa kkookolo obufuuse ekizibu mu ggwanga bweralikirizza abakulembeze okwetoloora mu East Africa era nga batandise kawefube ow’okusonda ssente ez’okwongera amanyi mu ddwaliro lya Cancer e Mulago.\r\n\r\nPulezidenti wa Kenya Uhuru Kenyatta abadde omugenyi omukulu ku mukolo guno awaddeyo obukadde nkaaga 68 eza Yuganda ate nga ye Museveni awaddeyo obukadde kikumieza

Top