rnrnrnrnrn
You are here
Home > Posts tagged "ageesigika"

TONSIBAAKO MATU GA MBUZI KUNDIISA NGO: Gen. Katumba Wamala Yeegaye Eby’okukuba Omubaka Zaake

Omukiise w'egye lya UPDF mu palamenti Gen. Edward Katumba Wamala yeganye ebimwogerwako nga nti yakuba omubaka wa Mityana Francis Zaake bwebaali mu palamenti gyebuvuddeko ekyamutuusizza ku ndiri kw’akyali. Katumba Wamala agamba nti Zaake okumulumiriza nga bweyamukubye agezaako ku muzimbirako linnya nakumukolerako mawulire agamugasa nga munnabyabufuzi.

Ebitundu N’abantu Olusozi Lusiiti

Buli lwa sande tubeera n'akanyomero kaffe ebitundu n'abantu mwetukuletera ebifo ebyenjawulo n'embera oba engeri abantu gyebatambuzamu obulamu mu bitundu ebyenjawulo. Olwa lero twalambuddeko ekitundu ekimanyidwa nga Lusiti ekisangibwa e Busabala mu Busiro  nga eno yewasibuka emisambwa egyenajawulo ko n'amanyi agatali gamu Bajjaja gebalamuza abazukulu.

Obulwadde Bwa Mukenenya Ku Nsalo Akawuka Keeyongedde E Busia

Akawuka akaleeta Mukenenya ka kyegiriisiza mu bitundu by’omubuvanjuba bwa Uganda naddala ku nsalo ya Uganda ne Kenya  kyokka nga Uganda  ezze yerwanako okulwanyisa Akawuka kano okukendeeza ku nsansaana y’ako. Mu district nga Busia, Malaba, Tororo, Kamuli n’endala,  akawuka kano kakyegiriisa ng’ekigotta entula,  nga kino abakugu bagamba nti kiva ku butabanguko mu

Top